Kate afuna omulimu nga live-in tutor mu maka agali ewala mu Scotland. Maama n’omwana baali badduse okuva mu domestic-abuse, nga banoonya obulamu obuggya. Naye Kate bwe ategeera nti nanny eyasooka yabula mu ngeri etategeerekeka, atandika okutya nnyo 😨 Ebintu bifuuka dangerous, kubanga waliwo secrets ez’amaanyi mu maka gano. Kate ajja kusobola okuwona oba truth ejja kumuleetera obuzibu obunene? 🔍💔
Kali Mu: VJ Junior 🎬

