Mu kibuga ekisirikidde, Ghostface killer omuggya alinnya era atandika okutiisa abantu. Sidney Prescott, eyali amaze okufuna obulamu obuggya, atya nnyo kubanga daughter we afuuka target enkulu 😨 Kati alina okwolekera past ye n’okulwanyisa killer-ono okukuuma family ye. Will she end the bloodshed oba obutiti bujja kweyongera? 🔪💔
Kali Mu: VJ Emmy 🎬

